Greenman yeekkenneenya ennimi z’Abifirika n’engeri gyezizze zikyukakyuka n’ermirembe egy’enjawuko edda…
Afrikaans lusigadde nga lwe lulimi okukyasinga okukozesebwa mu by’amawulire ku ssemazinga Afirika nga luddirirwa Oluswayiri. Mu 2007, Oluswayiri lweraga nga bwerukyase mu mawanga mangi wabula olu Afrikaans terululabizza kun juba mu 2008. Olu Yoruba okuva lwe lwakyaka ennyo mu 2007, amawulire amapya agasinga obungi gawandiikiddwa mu lulimi luno okusinga endala zonna. Olu Amharic n’olu Lingala z’ennimi ennansi zokka ezirina ebiwandiiko ebisukka mu 1000.
Kino kiraga nti tukyali mabega ku kutuukiriza ekirooto ky’okutondawo ensi nga buli muntu asobola okwogeraganya n’abalala awatali kukaluubirirwa mu lulimi.
Wabula bwetutunuulira ebyasa n’ebyasa ensi by’emaze n’ebizibu bwe biti kyokka nga mu myaka esatu gyokka emabega, tutegeerera ddala nti tulina kye tutuuseeko era tetutambudde bubi.

About the author: Aaron Timothy is a journalist, blogger and new media professional living in Kampala, Uganda.
This entry was posted in Luganda. Bookmark the
permalink. or leave a trackback:
Trackback URL.
Embera y’ennimi z’Abafirika
Greenman yeekkenneenya ennimi z’Abifirika n’engeri gyezizze zikyukakyuka n’ermirembe egy’enjawuko edda…