Kenya ya kukola amasannyalaze okuva mu mbuyaga


Kampuni ya Lake Turkana Wind Power erangiridde entegeka y’okuzimba ekkolero ly’amasannyaraze agava mu mbuyaga. Ekkolero lino, ery’okuwemmenta ddoola z’Amerika obukadde 700, lyakuteekebwa ku yiika z’ettaka 150,000 mu bukiika kkono bw’ebugwanjuba bwa Kenya. Omulimu guno gusuubirwa okuggwa mu 2012 era nga ekkolero lino lyakukola kimu kya kuna ky’amasannyaraze kenya g’ekola kati. Kenya kati ekola obungi bw’amasannyaraze bwa 1200MW. African Development Bank egenda kusasulira ebitundu 30 ku 100 eby’omulimu guno. Ensimbi endala zijja kuva mu kweewola mu banka wamu n’endala okuva mu banka mu South Africa, Ekyombo kya Buwarabu oba wamu n’Amerika

Share and Enjoy:
  • Twitter
  • Digg
  • del.icio.us
  • Facebook
  • Google Bookmarks
  • muti
  • StumbleUpon
About the author: Kwagala Derrick is a Ugandan computer-scientist (Programmer), social entrepreneur and educator. He's passionate about Information Technology literacy & Professionalism, mobile and Internet accessibility for all on the multilingual-multicultural African Continent.
This entry was posted in Luganda. Bookmark the permalink. Post a comment or leave a trackback: Trackback URL.

This website uses IntenseDebate comments, but they are not currently loaded because either your browser doesn't support JavaScript, or they didn't load fast enough.