Tukolaki wano, (What Are We Doing Here) ye firimu eyazannyibwa aboluganda nga omu ku bbo asanyusa nnyo. Wewaawo ssi kipya nti abantu batandise okubuusabuusa enkola y’okufuna obuyambi bw’okweekulaakulanya, kino ssi kye kintu ekizanyiddwa ennyo mu mizannyo. Wewaawo ppaka nga omuntu akoze Obuyambi Obufu oba Emigugu gy’omuzungu…Firimu (nsaaga!!!).

Okusinziiira ku mukutu gwa firimu eno…
Nga bagezaako okubuuza ebibuuzo abalala bye batabuuza, abazannyi b’omuzannyo guno baagala ensi yerowooze ku ngeri obwaavu mu Afirika gye bulwanyisibwaamu. Kyandiba nga ebigendererwa ebirungi bikola bulabe okusinga obulungi? Obuyambi bwongedde okubonaabona? Ani mu butuufu aganyulwa mu bigendererwa byaffe ebirungi? Ebibuuzo bino nebirala bibuuzibwa omulundi ogusooka mu firimu eno. Bwoba oyagala kumanya ekyaba ku sente zewawaayo mu buyambi omwaaka oguwedde, totunula walala. Eno firimu ejjakukyuusa engeri gyotunuuliramu obuyambi eri Afirika ekiseera kyonna.
Aboluganda ba Klein be banaafuuka ba Micheal Moore b’obuyambi? Weesalirewo wano. Kyemmanyi, abawi b’obuyambi bwemmere aba World Food Programme tebasobola kuba basanyufu olwobulango bwobwereere obubakubiddwaako ku mukutu guno.

About the author: Kwagala Derrick is a Ugandan computer-scientist (Programmer), social entrepreneur and educator. He's passionate about Information Technology literacy & Professionalism, mobile and Internet accessibility for all on the multilingual-multicultural African Continent.
This entry was posted in Luganda. Bookmark the
permalink. or leave a trackback:
Trackback URL.
Bakolaki Wano?