Charles Tawakira ayise mu bizibu bingi okuli n’okufiirwa abazadde be bombi eri mukenenya. Wabula omutabaganya ono ow’emyaaka 27 nga munnaggwanga lya Zimbabwe taggwangamu ssuubi. Okwang’aanga ebizibu by’ebyobulamu mu ggwanga eryo erirabye abakozi baalyo nga baddukira mumawanga amalala wamu n’obulwadde bwa kolera, Tawakira abadde akung’aanya ebyuuma ebikwaata ko byobulamu okuva mu ggwanga lya Bungereza nga abiweereza mu Malawi ne Zimbabwe.
Enkola eno nga emanyiddwa nga Healthcare Link, ekyaali mu mitendera egisooka era nga ejja kutongozebwa mu mwezi gw’okubiri nga enkola y’okwegazaanya eyetongodde. Ebisingawo biri wano.

About the author: Kwagala Derrick is a Ugandan computer-scientist (Programmer), social entrepreneur and educator. He's passionate about Information Technology literacy & Professionalism, mobile and Internet accessibility for all on the multilingual-multicultural African Continent.
This entry was posted in Luganda and tagged tawakira. Bookmark the
permalink. or leave a trackback:
Trackback URL.
Owa Zimbabwe Abunya Eby’obulamu