Twitter ya Kuweereza SMS ku Zain

kik

Twitter yandiba mu nteeseganya okuleeta SMS ezigenda wonna wabweeru wa America, Canada ne Bungereza. Enteeseganya zino ezirimu ne Zain. ArabCrunch n’ebisingawo…

Kampuni y’omu Kuwait eya Zain nga ye kampuni y’amasimu eyokusatu mu gasinga obunene mu nsi nga ekolera mu mawanga 24 ekkaatirizza eri ArabCrunch nti bali mu nteeseganya ne Twitter okutandikawo enkola y’okuweerezanga SMS mu mikutugyabwe mu kitundu kyonna. Amawulire amalala era gagambye ArabCrunch nti Twitter eyagala kukolagana n’amakampuni amalala ku bya SMS.

Zain ekolera mu mawanga 24 mu Afirika wamu ne Buwarabu nga ekozesa abantu 15000 nga ekola ku by’empuliziganya wamu nebya yintanenti eri abantu abawera obukadde 69 n’ekitundu. Ekolera mu nsi zino: Bahrain, Burkina Faso, Chad, the Republic of the Congo, the Democratic Republic of the Congo, Gabon, Ghana, Iraq, Jordan, Kenya, Kuwait, Malawi, Madagascar, Niger, Nigeria, Saudi Arabia, Sierra Leone, Sudan, Tanzania, Uganda ne Zambia. E Lebanon, kampuni eno yeddukanya omukutu gw’eggwanga ogwebyempuliziganya nga ekola nga mtc-touch. Mu Morocco, Zain wamu ne kampuni endala erina ebitundu 31 ku kikumi mu Wana Telecom.

Wewaawo ebisingawo tebinnafunibwa bulungi, okukomawo kwa Twitter eri Afirika kijja kuba kya maanyi nnyo.

Share and Enjoy:
  • Twitter
  • Digg
  • del.icio.us
  • Facebook
  • Google Bookmarks
  • muti
  • StumbleUpon
About the author: Kwagala Derrick is a Ugandan computer-scientist (Programmer), social entrepreneur and educator. He's passionate about Information Technology literacy & Professionalism, mobile and Internet accessibility for all on the multilingual-multicultural African Continent.
This entry was posted in Luganda and tagged , . Bookmark the permalink. Post a comment or leave a trackback: Trackback URL.

Post a Comment

Your email is never published nor shared. Required fields are marked *

*
*

You may use these HTML tags and attributes: <a href="" title=""> <abbr title=""> <acronym title=""> <b> <blockquote cite=""> <cite> <code> <del datetime=""> <em> <i> <q cite=""> <strike> <strong>

Comment moderation is enabled. Your comment may take some time to appear.

  • Follow Appfrica

           

  • Post ShortURL

  • Subscribe to Our Feeds

  • Subscribe via Email

  • Infographic Gallery

     
     
    Support our blog! Buy high-quality prints in the Shop.

  • Facebook Connect

  • Google FriendConnect