- Appfrica - http://appfrica.net/blog -

Twitter Ejja Mu Lulimi Lwo

Posted By Derrick Kwagala On October 13, 2009 @ 4:34 pm In Luganda | No Comments

Okumala ebbanga ddene babadde mu lungereza na Lujapani. Kati Twitter etandise okunonya enzivunula ku mukutu gwabwe. Bagenda kutandika n’olugirimaani, Olusipaana, Olufaransa wamu n’oluyitale. Omukutu gwa Twitter gugamba [1]
:

Twitter kati esobola kufunibwa mu lungereza na lujapani. Nga tufunye obuyambi obwenjawulo, gyebbujja tugenda kutongoza enkola mu lufaransa, oluyitale, olugirimaani, wamu n’olusipaana. Ennimi zino zibadde zogerwako nga tukozesa ekigambo FIGS era nga ebiseera bingi ze zisokerwako ku mikutu nga Twitter nga twetaaga okugaziya obungi bw’ennimi ezikozesebwa. Gyebujja, tusuubira okuwereza Twitter mu nnimi endala nnyingi. Tekinologiya ne bweyeyongera amaanyi, tujjukizibwa buli lukya nti tulina kukolera bantu era ekyo tukirowozezzaako nnyo nga tugezaako okuvvunula Twitter.

Kino kikulu nnyo eri abo abatakozesa lungereza nga olulimi lw’obuzaliranwa. Ekimu ku bizibu byokutandikawo Twitter mu mawanga ga Afirika agatakozesa lungereza kya kuba nti, wadde nga abogera olufaransa bangi abakozesa Twitter, omukutu guli mu lungereza. Nga Miguel bwanokolayo [2], okwongerako obwongezi olufaransa kijjakuggulawo omukutu guno eri abantu abayitirivu abali mu Afirika w’amaserengeta ga Sahara. Nga agezesa enkola eno wiiki ewedde, yayongerako nti enkola y’okuvvunula okuteeka mu luswayiri ne Afrikaans nayo weri, ekitegeeza nti Twitter erowoleza mu si yonna.

Nga obuganzi bwa Twitter bweyongera okulinnya, batandise okulowooza ku ngeri y’okugaziya obungi bwabagoberezi esobole okuvuganya obulungi n’emikutu nga hi5 ne Facebook, nga bano bombi bayingidde nnyo mu mawanga agakyakula, naddala mu Afirika. Kino kirina okwongera obuganzi bwa Twitter. Okusobozesa abantu okukozesa omukutu guno n’okugutambulamu nga bakozesannimi zaabwe kigulawo ekkubo eri abo abeetaaga okugikozesa, era nga kisobozesa okukozesa ebintu ebyetolodde omuntu oyo.

Share and Enjoy:
  • Twitter [3]
  • Digg [4]
  • del.icio.us [5]
  • Facebook [6]
  • Google Bookmarks [7]
  • muti [8]
  • StumbleUpon [9]

Article printed from Appfrica: http://appfrica.net/blog

URL to article: http://appfrica.net/blog/2009/10/13/twitter-ejja-mu-lulimi-lwo/

URLs in this post:

[1] Omukutu gwa Twitter gugamba: http://blog.twitter.com/2009/10/coming-soon-twitter-in-more-languages.html

[2] Nga Miguel bwanokolayo: http://subsaharska.maneno.org/eng/articles/pqh1255074939/

[3] Image: http://twitter.com/home?status=Twitter%20Ejja%20Mu%20Lulimi%20Lwo%20-%20http%3A%2F%2Fappfrica.net%2Fblog%2F2009%2F10%2F13%2Ftwitter-ejja-mu-lulimi-lwo%2F

[4] Image: http://digg.com/submit?phase=2&url=http%3A%2F%2Fappfrica.net%2Fblog%2F2009%2F10%2F13%2Ftwitter-ejja-mu-lulimi-lwo%2F&title=Twitter%20Ejja%20Mu%20Lulimi%20Lwo&bodytext=%0D%0A%0D%0AOkumala%20ebbanga%20ddene%20babadde%20mu%20lungereza%20na%20Lujapani.%20Kati%20Twitter%20etandise%20okunonya%20enzivunula%20ku%20mukutu%20gwabwe.%20Bagenda%20kutandika%20n%27olugirimaani%2C%20Olusipaana%2C%20Olufaransa%20wamu%20n%27oluyitale.%20Omukutu%20gwa%20Twitter%20gugamba%0D%0A%3A%0D%0A%0D%0A%0D%0A%0D%0ATwitter%20kati%20esob

[5] Image: http://delicious.com/post?url=http%3A%2F%2Fappfrica.net%2Fblog%2F2009%2F10%2F13%2Ftwitter-ejja-mu-lulimi-lwo%2F&title=Twitter%20Ejja%20Mu%20Lulimi%20Lwo¬es=%0D%0A%0D%0AOkumala%20ebbanga%20ddene%20babadde%20mu%20lungereza%20na%20Lujapani.%20Kati%20Twitter%20etandise%20okunonya%20enzivunula%20ku%20mukutu%20gwabwe.%20Bagenda%20kutandika%20n%27olugirimaani%2C%20Olusipaana%2C%20Olufaransa%20wamu%20n%27oluyitale.%20Omukutu%20gwa%20Twitter%20gugamba%0D%0A%3A%0D%0A%0D%0A%0D%0A%0D%0ATwitter%20kati%20esob

[6] Image: http://www.facebook.com/share.php?u=http%3A%2F%2Fappfrica.net%2Fblog%2F2009%2F10%2F13%2Ftwitter-ejja-mu-lulimi-lwo%2F&t=Twitter%20Ejja%20Mu%20Lulimi%20Lwo

[7] Image: http://www.google.com/bookmarks/mark?op=edit&bkmk=http%3A%2F%2Fappfrica.net%2Fblog%2F2009%2F10%2F13%2Ftwitter-ejja-mu-lulimi-lwo%2F&title=Twitter%20Ejja%20Mu%20Lulimi%20Lwo&annotation=%0D%0A%0D%0AOkumala%20ebbanga%20ddene%20babadde%20mu%20lungereza%20na%20Lujapani.%20Kati%20Twitter%20etandise%20okunonya%20enzivunula%20ku%20mukutu%20gwabwe.%20Bagenda%20kutandika%20n%27olugirimaani%2C%20Olusipaana%2C%20Olufaransa%20wamu%20n%27oluyitale.%20Omukutu%20gwa%20Twitter%20gugamba%0D%0A%3A%0D%0A%0D%0A%0D%0A%0D%0ATwitter%20kati%20esob

[8] Image: http://www.muti.co.za/submit?url=http%3A%2F%2Fappfrica.net%2Fblog%2F2009%2F10%2F13%2Ftwitter-ejja-mu-lulimi-lwo%2F&title=Twitter%20Ejja%20Mu%20Lulimi%20Lwo

[9] Image: http://www.stumbleupon.com/submit?url=http%3A%2F%2Fappfrica.net%2Fblog%2F2009%2F10%2F13%2Ftwitter-ejja-mu-lulimi-lwo%2F&title=Twitter%20Ejja%20Mu%20Lulimi%20Lwo

Creative Commons License
Appfrica.org Articles by http://appfrica.org is licensed under a Creative Commons Attribution-Share Alike 3.0 United States License.
Based on a work at appfrica.org.